eng stringlengths 10 2.19k | lug stringlengths 11 2.45k |
|---|---|
Can someone with HIV still plan for retirement and a long life? | Omuntu alina Akawuka akaleeta Siriimu akyasobola okutegekera obukadde bwe n'obuwangaazi? |
Can PEP protect me from HIV if I have unprotected sex while taking it? | Singa nneegatta nga sseetangidde nga ndi ku PEP, asobola okuntangira okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu? |
Is Amoxicillin a vaccine for Chlamydia? | Amoxicillin ddagala ligema Kiramidiya? |
Does the frequency of sexual activity determine whether pregnancy can happen? | Emirundi gy’okwegatta gisobola okusinziirwako okufuna olubuto? |
Which other parts of the body can TB infect besides the lungs? | Bitundu ki ebirala eby’omubiri ebiyinza okukosebwa Akafuba ng’oggyeeko amawuggwe? |
Is it weird to discuss hygiene topics like menstrual products or vaginal health? | Kyewuunyisa okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z'obuyonjo ng’ezikwata ku bikozesebwa mu nsonga z'ekikyala oba embeera y'obulamu bw’obukyala? |
What advice would you give to someone going to have sex for the first time but feels nervous? | Magezi ki g’oyinza okuwa omuntu agenda okwegatta omulundi gwe ogusoose naye ng’awulira ng’aliko obunkenke? |
When should someone seek medical attention if they suspect they have HIV? | Ddi omuntu lw'alina okugenda ew'omusawo bw’aba ateebereza nti alina Akawuka akaleeta Siriimu? |
Is having sex without protection safe? | Okwegatta nga teweetangidde si kya bulabe? |
Can having a sexually transmitted infection increase the chances of getting HIV? | Okubeera n’Obuwuka obuleeta Obulwadde bw’Ekikaba kisobola okwongera ku mikisa gy’okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu? |
Can someone recover from HIV without taking medication? | Omuntu asobola okuwona Akawuka akaleeta Siriimu nga tamize ddagala? |
Is it okay to ask my partner about their sexual history? | Kirungi okubuuza omubeezi wange ku byafaayo bye eby’okwegatta? |
How many years is a person expected to take ARVs? | Omuntu asuubirwa kumala bbanga ki ng'amira ARVs? |
Between the female and male condoms, which one is more effective in preventing HIV infection? | Wakati w'obupiira bw'abaami n'obw'abakyala, buliwa obusinga obulungi mu kutangira Akawuka akaleeta Siriimu? |
What could be the reason for having HIV if I was born with it, possibly transmitted from my mother? | Kiki ekiyinza okuba nga kye kyanviirako okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu bwe kiba nga nazaalibwa nako, kiyinzika okuba nga kansiigibwa okuva ku maama wange? |
Why would someone ignore the fact that they can pass HIV to others? | Lwaki omuntu yandibuusa amaaso eky'okuba nti asobola okusiiga abalala Akawuka akaleeta Siriimu? |
How does Neisseria gonorrhoeae infection manifest? | Akawuka ka Neisseria akaleeta Enziku keeyoleka katya? |
What should someone do if they experience significant or prolonged pain after intimate touch? | Omuntu alina kukola ki singa afuna obulumi obw'amaanyi oba obulwawo okugenda oluvannyuma lw'okukwatibwako mu ngeri emuleeta obwagazi bw'okwegatta? |
Does having HIV lead to changes in a person’s mental state? | Okubeera n’Akawuka akaleeta Siriimu kiviirako enkyukakyuka mu mbeera y’obwongo bw’omuntu? |
If someone has unprotected sex, is there any chance of curing HIV if treatment starts within 24 hours? | Singa omuntu yeegatta nga teyeetangidde, waliwo omukisa gwonna ogw’okuwona Akawuka akaleeta Siriimu singa obujjanjabi butandika mu ssaawa 24? |
How should conversations about sexual health be conducted? | Emboozi ezikwata ku bulamu bw’okwegatta zirina kukwatibwa zitya? |
What is the best way to talk to my parents or caregivers about puberty concerns? | Ngeri ki esinga obulungi ey’okwogera ne bazadde bange oba abandabirira ku nsonga ezinneeraliikiriza mu kuvubuka? |
If I take warm water before sex, will it protect me from Gonorrhea? | Singa nnywa amazzi agabuguma nga sinneegatta, kinantangira okukwatibwa Enziku? |
Does having HIV mean fewer years ahead, or not? | Okubeera n'Akawuka akaleeta Siriimu kitegeeza nti osigazza emyaka mitono mu maaso oba nedda? |
What should I do if I notice I have a crush on a teacher? | Kiki kye nnina okukola singa nkizuula nti nneegomba omusomesa mu nsonga z'omukwano? |
How are societal prevention interventions cost-effective? | Enkola z'Abantu ez'okuziyiza si za buseere? |
Can people with HIV have a family?
| Abantu abalina Akawuka akaleeta Siriimu basobola okuba n’amaka? |
Can HIV pass through a condom that is past its expiration date? | Akawuka akaleeta Siriimu kasobola okuyita mu kapiira akamaze okuyitako ennaku? |
Can I get pregnant from dry humping? | Nsobola okufuna olubuto okuva mu kukukuluunya ebitundu byange eby'ekyama ku mubeezi wange? |
Is using a condom the best method to prevent the transmission of HIV/AIDS? | Okukozesa akapiira y'engeri esinga obulungi ey'okuziyiza okusaasaana kw'Akawuka akaleeta Siriimu/Siriimu? |
What are the approaches needed to combat HIV/AIDS? | Nkola ki ezeetaagisa okulwanyisa Akawuka akaleeta Siriimu/Siriimu? |
How can I tell if someone is lying about their sexual history? | Nnyinza ntya okumanya oba ng'omuntu alimba ku byafaayo bye eby’okwegatta? |
Does amoxicillin cure Gonorrhea? | Amoxicillin awonya Enziku? |
What are the consequences for teenagers in sexual relationships with older people? | Biki ebiva mu batiini okwegatta n'abantu abakulu? |
What methods are available for me to learn about my HIV status before others do? | Nkola ki eziriwo ze nsobola okumanyaamu embeera yange ey'Akawuka akaleeta Siriimu ng'abalala tebannakimanya? |
Can HIV be curable after 24 hours, after sexual intercourse? | Akawuka akaleeta Siriimu kasobola okuwonyezebwa oluvannyuma lw’essaawa 24, ng’omaze okwegatta? |
What cures Gonorrhea? | Kiki ekiwonya Enziku? |
Which gender faces a higher likelihood of HIV infection, girls or boys? | Kikula ki ekibeera n'emikisa emingi egy’okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu, abawala oba abalenzi? |
Can STDs raise the likelihood of contracting HIV? | Endwadde z'Ekikaba zisobola okwongera ku mikisa gy'okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu? |
What do we call the condition of being infected with more than one HIV strain? | Embeera y’okukwatibwa ebika by'Akawuka akaleeta Siriimu ebisukka mu kimu tugiyita tutya? |
What preventive measures can I take to avoid acquiring other health conditions, especially with HIV? | Nkola ki ez'okwetangira ze nsobola okukozesa okwewala okukwatibwa endwadde endala, naddala nga nnina Akawuka akaleeta Siriimu? |
Is it possible to stay HIV-free after having sex with a person who has HIV? | Kisoboka obutakwatibwa Kawuka akaleeta Siriimu oluvannyuma lw'okwegatta n'omuntu akalina? |
How is HIV detected? | Akawuka akaleeta Siriimu kazuulibwa katya? |
How can we relate with those infected with STIs without discriminating against them? | Tusobola tutya okukolagana n'abo abalina Obuwuka obuleeta Obulwadde bw'Ekikaba nga tetubasosodde? |
What should you do if you develop an opportunistic infection? | Kiki ky’olina okukola singa okwatibwa endwadde zinnakigwanyizi? |
How can I overcome a situation in which I have been trapped to engage in sex? | Nnyinza ntya okuvvuunuka embeera mwe nneesanga nga nteereddwa mu katego k'okwenyigira mu kwegatta? |
Is it possible for someone to transmit HIV when it is suppressed? | Kisoboka omuntu okusaasaanya Akawuka akaleeta Siriimu ng'amira eddagala erikaweweeza? |
Can Gonorrhea be tested through blood? | Enziku esobola okukeberebwa okuyita mu musaayi? |
What ongoing efforts does WHO have to inform communities about HIV/AIDS? | Kaweefube ki agenda mu maaso ekitongole ky'ensi yonna eky'Ebyobulamu gwe kirina okumanyisa abantu ku Kawuka akaleeta Siriimu/Siriimu? |
What physical changes indicate that menstruation is about to begin? | Nkyukakyuka ki mu mubiri eziraga nti okugenda mu nsonga kunaatera okutandika? |
Why are bras and boxers important during puberty? | Lwaki obuleega n’obuwale bw'omunda bikulu mu myaka gy’obuvubuka? |
How does estrogen influence sexual feelings and desires in girls during puberty? | Estrogen afuga atya enneewulira n’okwegomba okw’okwegatta n'obwagazi mu bawala mu myaka gy’obuvubuka? |
Is there ongoing research into vaccines and treatments for HIV? | Waliwo okunoonyereza okugenda mu maaso ku kugema n’okujjanjaba Akawuka akaleeta Siriimu? |
What can you do if you want to get tested for HIV but are concerned about privacy? | Kiki ky’oyinza okukola bw’oba oyagala okwekebeza Akawuka akaleeta Siriimu naye nga weeraliikirira ku kukikuuma nga ekyama? |
What is the name of the virus that attacks the immune system? | Erinnya lya vvayiraasi erumbagana abaserikale b’omubiri liri ki? |
What should I do if I prefer not to disclose my past STI history to my partner? | Kiki kye nnina okukola singa mbeera nga ebyafaayo byange ku kubeera n'Obuwuka obuleeta Obulwadde bw'Ekikaba njagala bisigale nga tebimanyiddwa mubeezi wange? |
What role do the fallopian tubes play in female reproduction? | Enseke zikola mulimu ki mu kuzaala kw’abakyala? |
Which hormone is responsible for vaginal lubrication in girls? | Busannyalaze bwa mubiri ki obuvunaanyizibwa ku kusumulula ensulo z'amazzi g'obukyala mu bawala?
|
How can someone handle the situation when they don’t accept their positive HIV results? | Omuntu ayinza atya okwanganga embeera y'obutakkiriza bivudde mu kuzuulwamu Kawuka kaleeta Siriimu? |
Can I expose my unborn baby to an STI while I am pregnant? | Nsobola okusiiga omwana wange atannazaalibwa Obuwuka obuleeta Obulwadde bw'Ekikaba nga ndi lubuto? |
Can Syphilis be cured? | Kabootongo asobola okuwonyezebwa? |
Is it true that some STIs can cause infertility? | Kituufu nti Obuwuka obuleeta Obulwadde bw'Ekikaba obumu busobola okuvaako obutazaala? |
What does the window period in HIV staging mean? | Ebbanga akawuka akaleeta Siriimu lye kamala mu mubiri nga tekannatuuka kuzuulwa byuma bikebera mu mitendera gya Siriimu kitegeeza ki? |
Can STIs affect my fertility? | Obuwuka obuleeta Obulwadde bw'Ekikaba busobola okukosa okuzaala kwange? |
What are the different types of HIV? | Bika ki eby’enjawulo eby'Akawuka akaleeta Siriimu? |
At what age do girls usually get their first period? | Abawala batera okugenda mu nsonga omulundi ogusooka ku myaka emeka? |
How can someone use PEP safely and effectively? | Omuntu asobola atya okukozesa PEP mu ngeri entuufu era ennungi? |
In what way can you be of help to a girl who got pregnant, dropped out of school and her parents refused to educate her? | Ngeri ki gy’osobola okuyambamu omuwala eyafuna olubuto, n’ava mu ssomero ne bazadde be ne bagaana okumuweerera? |
Which blood group is safe from Herpes? | Kibinja ki eky’omusaayi ekitamala gakwatibwa Kisipi? |
Does being HIV positive increase my chances of getting Gonorrhea? | Okubeera n’akawuka akaleeta siriimu kyongera emikisa gyange egy’okukwatibwa Enziku? |
What is the final stage of HIV infection? | Omutendera ki ogusembayo ng'okwatiddwa Akawuka akaleeta Siriimu? |
When someone has a slight smell from her vagina even after bathing, is it normal or a sign of infection? | Omuntu bw’afuna akasu akatono okuva mu bukyala ne bw’aba amaze okunaaba, kiba kya bulijjo oba kabonero akalaga nti alina obuwuka obuleeta obulwadde? |
Why should PEP be started as soon as possible after accidental HIV exposure? | Lwaki PEP alina kutandikibwa mu bwangu ddala oluvannyuma lw’embeera eteeka omuntu mu katyabaga k'okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu nga tagenderedde? |
Who discovered HIV? | Ani yavumbula Akawuka akaleeta Siriimu? |
What causes someone to develop more interest in sex after their first sexual experience? | Kiki ekireetera omuntu okwongera okufuna obwagazi bw'okwegatta oluvannyuma lw’okwegatta okusooka? |
Is it okay to talk to my parents about sex? | Kikkirizibwa okwogerako ne bazadde bange ku bikwata ku kwegatta? |
In what places can contraceptives be found? | Mu bifo ki eddagala enkola za kizaalaggumba mwe zisangibwa? |
How did Syphilis start? | Kabootongo yatandika atya? |
Does taking HIV medication reduce the chance of passing HIV to a baby? | Okumira eddagala ly'Akawuka akaleeta Siriimu kikendeeza ku mikisa gy’okukasiiga omwana? |
Who meets the criteria for taking PEP? | Ani atuukiriza ebisaanyizo by’okumira PEP? |
Do you know what Hepatitis B is? | Omanyi Omusujja gw'ekibumba ogwa B kye ki? |
What are the signs that someone is in the early stages of HIV? | Bubonero ki obulaga nti omuntu ali mu mitendera egisooka egy'Akawuka akaleeta Siriimu? |
If I share a utensil with someone with Chlamydia, can I get Chlamydia? | Nsobola okufuna Kiramidiya singa ngabana ebikozesebwa mu kulya n'omuntu amulina? |
How do people acquire Trich? | Abantu bafuna batya Tuliici? |
How does sexual activity with older people impact teenagers? | Okwegatta n'abantu abakulu kikosa kitya abatiini? |
What happens during each stage of pregnancy? | Kiki ekibaawo mu buli mutendera gw’okuba olubuto? |
If I wash with Coca-Cola after unprotected sex, can I get Chlamydia? | Nsobola okufuna Kiramidiya singa nnaaba ne sooda wa Coca-Cola oluvannyuma lw'okwegatta nga sikozesezza kapiira? |
How long does Gonorrhea treatment take? | Obujjanjabi bw'Enziku butwala bbanga ki? |
What is puberty in males? | Emyaka gy'okuvubuka mu basajja kye ki? |
What kinds of hair changes can I expect during puberty? | Nkyukakyuka ki ez'enviiri ze nsobola okusuubira mu kuvubuka? |
Could you elaborate on the concept denoted by the morning-after pill (P2)? | Osobola okulambulula ekigambo "empeke y'oku makya,"(P2) kye kitegeeza? |
Why is it important to change menstrual products regularly? | Lwaki kikulu okukyusakyusa ebikozesebwa mu nsonga z'ekikyala buli kiseera? |
Is Hepatitis B spread through sweat? | Omusujja gw'ekibumba ogwa B gukwatira mu ntuuyo? |
Am I at risk of contracting HIV from my boyfriend during sex? | Ndi mu katyabaga k'okukwatibwa Akawuka akaleeta Siriimu okuva ku muganzi wange omulenzi mu kwegatta? |
Can casual or romantic kissing lead to HIV infection? | Okunywegera okwa bulijjo oba okw'omukwano kusobola okuviirako okusaasaana kw'Akawuka akaleeta Siriimu? |
What are the preventive measures of Herpes Simplex Virus? | Biki ebiyinza okukolebwa okuziyiza Akawuka ka Vvayiraasi akaleeta Kisipi? |
List the complications of Hepatitis B. | Menya ebizibu by'Omusujja gw'ekibumba ogwa B. |
How long does it take for an infected person to infect another person with HIV? | Kitwala bbanga ki omuntu alina Akawuka akaleeta Siriimu okukasiiga omuntu omulala? |
What is the origin of Trichomoniasis? | Ensibuko ya Tuliici eri ki? |
Is it accurate that having one abortion makes it impossible to conceive in the future? | Kituufu nti okuggyamu olubuto omulundi gumu kuzibuwaza okufunaa olubuto mu biseera eby’omu maaso? |
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.