eng
stringlengths
8
284
⌀
lug
stringlengths
13
336
⌀
__index_level_0__
int64
0
3.62k
When I feel stressed, I usually... (the answer was empty in the original data).
Bwe mpulira nga ndi ku situleesi, ntera... (eky’okuddamu kyali bwereere mu data eyasooka).
805
I feel so good about being a mother.
Mpulira bulungi nnyo okubeera maama.
2,712
I manage my emotions by talking to a nurse who lives in our neighborhood, and she is someone I can usually talk to.
Nzikakanya enneewulira zange nga njogera ne nnansi abeera mu kitundu kyaffe era ye muntu gwe ntera okwogera naye.
1,537
In our community, there's a belief that if a newborn child doesn't go to the father's home, they will not be able to hear properly.
Mu kitundu kyaffe, waliwo enzikiriza nti omwana omuwere bw'atagenda mu maka ga taata, tajja kusobola kuwulira bulungi.
1,070
I feel alright about my body. I take good care of myself and eat well, although I sometimes feel weak.
Mpulira bulungi ku mubiri gwange. Nneerabirira bulungi era ndya bulungi wadde ng’oluusi mpulira nga ndi munafu.
1,546
I manage my emotions by talking about how I feel with a friend who works as a counsellor.
Nzikakanya enneewulira zange nga njogera ku ngeri gye mpulira ne mukwano gwange akola ng’omubuulirizi.
2,312
I take a lot of fluids, regulary breastfeed the baby to enhance milk let down, eat a balanced diet, and avoid stress.
Nnywa amazzi mangi, bulijjo nnyonsa omwana okutumbula obungi bw'amata, ndya emmere ennungi, n’okwewala situleesi.
3,368
Yes, I am able to rest, and I sleep through most of the night, waking up only for a few hours to feed my baby.
Yee, nsobola okuwummula, era obudde bw'ekiro obusinga obungi nneebaka, nga nzuukuka essaawa ntono zokka okuyonsa omwana wange.
2,679
Repeated
Ebiddiŋŋana
196
No I do not use any local herbs or traditional medicines.
Nedda sikozesa ddagala lyonna ely’ekinnansi.
2,174
I work in a salon, and although it can be busy, I make sure to take breaks and rest when needed.
Nkola mu saluuni era wadde eyinza okuba n'emirimu mingi, nfuba okuwummulamu n’okuwummulako nga kyetaagisa.
188
No, I have not observed any changes in my baby's feeding or sleeping patterns.
Nedda, sirabye nkyukakyuka yonna mu ngeri omwana wange gyalya oba okwebaka.
3,076
Yes, we do have access to mosquito nets, which we use to protect ourselves from malaria.
Yee, tulina obutimba bw’ensiri, bwe tukozesa okwekuuma omusujja.
1,123
No, there is no known family history of genetic conditions or birth defects in my family.
Nedda, tewali byafaayo eby’embeera z’obuzaale/z'obutoonde oba obulemu mu obuzaale bimanyiddwa mu famire yange.
1,613
I regularly eat matooke meat or whatever food I can get.
Bulijjo ndya amatooke ennyama oba emmere yonna gye nsobola okufuna.
1,027
No I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda sifunangako lubuto lwonna emabega nga luno terunnabaawo.
1,873
I do have fears about giving birth, mainly because I know it can be painful.
Nnina okutya ku ky’okuzaala, okusinga kubanga nkimanyi nti kiyinza okuluma.
2,550
This is my first pregnancy so there is no health history from a previous one.
Luno lwe lubuto lwange olusoose kale tewali byafaayo bya bulamu okuva ku lubuto olwasooka.
1,877
I am concerned and have a question about why I've been getting fevers recently.
Nze ndi mweraliikirivu era nnina ekibuuzo ku lwaki gye buvuddeko mbadde nfuna omusujja.
718
I make sure to speak with my mom when I feel overwhelmed, as her advice and comforting words always help me cope.
Nkakasa nti njogera ne maama nga mpulira nga nfunye ekizibu, kubanga amagezi ge n’ebigambo ebimbudaabuda bulijjo binnyamba okugumira embeera.
109
I feel very happy about the experience and currently have no concerns or issues to report.
Ndi musanyufu nnyo olw’ebyo bye nnayitamu era mu kiseera kino sirina ki nneeraliikiriza oba ensonga ze nnyinza okuloopa.
203
Early sex before 6 weeks, Speating or putting cowdung on the code, avoid heavy workload, avoid herbal medicine
Okwegatta nga bukyali nga wiiki 6 tezinnaba kutuuka, Okufuuwa oba okuteeka obusa bw’ente ku kalira, weewale emirimu eminene, weewale eddagala ly’ekinnansi
3,555
For fun I enjoy watching movies and yes I have time to relax.
Okusanyuka nnyumirwa nnyo okulaba firimu era yee nnina obudde okuwummulamu.
1,837
[No answer provided in the record].
[Tewali kuddamu kuweereddwa mu likoda].
2,852
No, I am not always able to eat three meals a day. Sometimes I eat matooke and beans.
Nedda, bulijjo sisobola kulya mmere emirundi essatu olunaku. Oluusi ndya matooke n’ebijanjaalo.
1,653
For fun, I enjoy listening to music, and I do have time to relax.
Olw’okusanyuka, nnyumirwa nnyo okuwuliriza ennyimba era nnina obudde okuwummulamu.
534
Yes I have been able to bond very well with my baby and it makes me feel incredibly good. This connection is a source of great joy and strengthens our relationship each day.
Yee nsobodde okukwatagana bulungi nnyo ne bbebi wange era kindeetera okuwulira obulungi mu ngeri etategeerekeka. Akakwate kano katuwa essanyu lingi era kanyweza enkolagana yaffe buli lunaku.
3,161
Yes, I have access to mosquito nets, which really helps protect me from malaria. They are even given to us for freely.
Yee, nfuna obutimba bw’ensiri, ekintu ekinyamba ennyo okukwema omusujja. Butuuka n’okutuweebwa ku bwereere.
43
No, I haven't had any previous pregnancies.
Nedda, sifunangako lubuto lwonna.
240
Yes, I have experienced some unusual pain recently.
Yee, nfunye obulumi obutali bwa bulijjo gye buvuddeko.
1,270
Yes, there are some traditional remedies or practices that I use. These are methods that have been passed down through generations in our community, and I find them to be helpful for certain aspects of well-being and recovery.
Yee, waliwo eddagala oba enkola z’ekinnansi ze nkozesa. Zino nkola ezibadde ziyisibwa mu milembe mu kitundu kyaffe, era nzisanga nga ziyamba ku bintu ebimu eby’obulamu obulungi n’okudda engulu.
3,315
Yes, I do have a concern about my health. I have been experiencing joint pain in my knee.
Yee, nnina ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange. Mbadde mpulira obulumi mu nywingo za mavivi.
2,316
Yes, we are able to access clean water for both drinking and cooking.
Yee, tusobola okufuna amazzi amayonjo ag’okunywa n’okufumba.
1,503
Yes, there are cultural practices or beliefs that I follow.
Yee, waliwo enkola oba enzikiriza z’obuwangwa ze ngoberera.
2,104
Yes I have been able to bond with my baby and it makes me feel happy.
Yee nsobodde okukwatagana ne bbebi wange era kinsanyusa.
2,730
I used to manage my emotions by talking to my mother about my fears.
Nnakakanyanga enneewulira zange nga njogera ne maama ku bintu bye nnali ntya.
1,922
Common beliefs in my community include applying ash on the baby's umbilical cord and applying herbs in the private parts for cuts.
Enzikiriza eza bulijjo mu kitundu kyange mulimu okusiiga evvu ku muguwa oguva ku kalera k’omwana n’okusiiga eddagala ly'ekinnansi mu bitundu by’ekyama okusobola okusala.
2,873
Yes I used to feel anxious.
Yee nnali mpulira okweraliikirira.
1,921
No. 4 repeated
No. 4 yaddibwamu
2,929
Use VHTs in your are their perfectly know all the health centres , Also inquire from local leaders
Kozesa VHTs mu kitundu kyo bamanyi amaddwaliro. Era buuza okuva mu bakulembeze b'ebitundu.
3,599
[No answer provided in the original record.]
[Tewali kuddamu kuweereddwa mu likoda eyasooka.]
746
Yes, I enjoy singing. It helps me relax and feel happy even when the day has been stressful.
Yee, nnyumirwa nnyo okuyimba. Kinnyamba okuwummulamu n’okuwulira essanyu ne bwe kiba nti olunaku lubadde lwa situleesi.
134
Yes, we are able to access clean water for both drinking and cooking.
Yee, tusobola okufuna amazzi amayonjo ag’okunywa n’okufumba.
1,610
No, I do not have any specific questions or concerns about my health at this time.
Nedda, sirina kibuuzo kyonna kitongole oba ekinneeraliikiriza ku bulamu bwange mu kiseera kino.
2,226
Yes, I have been able to bond with my baby.
Yee, nsobodde okubeera n’omukwano ne bbebi wange.
657
I manage my emotions by praying.
Nzikakanya enneewulira zange nga nsaba.
2,162
I manage stress by using TikTok.
Nzikakanya situleesi nga nkozesa TikTok.
1,029
For fun, I enjoy visiting my friends, and yes, I do have time to relax and unwind.
Okusanyuka, nnyumirwa nnyo okukyalira mikwano gyange, era yee, nnina obudde okuwummulamu n’okuwummulamu.
1,104
Yes, I have experienced unusual pain or discomfort recently.
Yee, nfunye obulumi oba obutabeera bulungi mu ngeri etaali ya bulijjo gye buvuddeko.
2,123
Repeated
Ebiddiŋŋana
1,074
Yes, I have had previous pregnancies, and yes, there were complications.
Yee, nafuna embuto emabegako, era yee, waaliwo ebizibu.
810
I am not particularly focused on activities for fun at the moment.
Mu kiseera kino sifaayo nnyo kubintu by'okwesanyusaamu.
2,407
Do you have any questions...? (the answer was empty in the original data).
Olina ekibuuzo kyonna...? (eky’okuddamu kyali bwereere mu data eyasooka).
838
Repeated
Ebiddiŋŋana
1,898
For fun, I enjoy chatting with friends on my phone, and if I get the chance, I also try to catch up on sleep. With a new baby, dedicated relaxation time is scarce, so these small moments are what I have for leisure.
Okusanyuka, nnyumirwa nnyo okunyumya n’emikwano ku ssimu yange era bwe nfuna omukisa era nfuba okwebaka. Nga nnina omwana omuwere, obudde obw’okuwummulako buba bwa bbula, kale buno bwe buseera obutonotono bwe nnina okwesanyusaamu.
2,984
Yes, I am able to access clean water, which is essential for both drinking and for preparing meals.
Yee, nsobola okufuna amazzi amayonjo, geetaagisa nnyo mu kunywa n’okuteekateeka emmere.
2,622
For fun, I enjoy sleeping and also making baskets. I do try to find time to relax when I can.
Okusanyuka, nnyumirwa nnyo okwebaka ate era n’okukola ebisero/ ebibbo. Nfuba okufuna obudde okuwummulamu bwemba nsobodde.
314
No there are not any specific cultural practices or beliefs that I actively follow.
Nedda tewali nkola oba nzikiriza yonna ey’obuwangwa entongole gye ngoberera nnyo.
1,491
No, I have not noticed any swelling in my hands or feet.
Nedda, sifunye kuzimba kwonna mu ngalo oba mu bigere.
2,545
My main daily activity is digging.
Ekintu kye nsinga okukola buli lunaku kwe kulima.
752
Yes, I have been able to rest well, and my husband is very supportive at home.
Yee, nsobodde okuwummula obulungi era omwami wange annyamba nnyo awaka.
2,607
No there is no known history of genetic conditions or birth defects in my family.
Nedda tewali byafaayo bimanyiddwa ku mbeera za buzaale oba obulemu obuzaale mu maka gange.
2,269
onsuming specific foods that are healthy
Okulya emmere entongole erimu ebiriisa
3,541
Yes I am able to eat three meals a day. For breakfast I usually have milk and porridge followed by lunch and supper with other foods.
Yee nsobola okulya emmere emirundi esatu olunaku. Ku ky’enkya ntera okuba n’amata n’obuuji nga bigobererwa ekyemisana n’ekyeggulo n’emmere endala.
2,279
I feel proud about my health here in Uganda. I take care of myself by ensuring I engage in regular bathing for hygiene, trying to have a balanced diet with the available foods, and doing regular exercises when possible. (37 words)
Mpulira nga nnenyumiriza mu bulamu bwange wano mu Uganda. Nze nneerabirira nga nkakasa nti nneenyigira mu kunaaba bulijjo olw’obuyonjo, nga ngezaako okuba n’emmere ennungi n’emmere eriwo, era nga nkola dduyiro buli kiseera bwe kiba kisoboka. (ebigambo 37)
3,448
When I feel stressed, I usually rest, and I also find it helpful to talk to a friend.
Bwe mpulira nga nnina situleesi, ntera okuwummulamu, era nsanga nga kiyamba nnyo okwogera ne mukwano gwange.
295
No, I haven't noticed any swelling in my hands or feet.
Nedda, sifunye kuzimba kwonna mu ngalo oba mu bigere.
642
No, I haven't been feeling stressed or anxious.
Nedda, mbadde siwulirangako situleesi oba okweraliikirira.
798
I usually eat matooke and groundnuts; it's what we mostly have, and I try to keep it balanced.
Ntera okulya amatooke n’ebinyeebwa; bye tusinga okuba nabyo, era nfuba okukikuuma endya ennungi.
67
I feel that I don't have any particular problems with my body at this time.
Mpulira nti mu kiseera kino sirina buzibu bwonna obw’enjawulo ku mubiri gwange.
2,322
No, I do not use any local herbs or traditional medicines.
Nedda, sikozesa eddagala lyonna ely’ekinnansi.
511
For the nausea I've been having I take hard cones as advised by the health worker and I also contact my midwife.
Ku kuziyira kwe mbadde nfuna ndya kasooli omukalu ng’omukozi w’ebyobulamu bweyaambuulirira era ntuukirira n’omuzaalisa wange.
461
The response mentions "immunization beliefs" and "nutrition beliefs," which are related to health but not necessarily traditional practices for postnatal recovery itself. Traditional practices might include herbal remedies or specific rituals.
Okuddamu kwogera ku "nzikiriza z'okugema" ne "enzikiriza z'endya," ezikwatagana n'ebyobulamu naye nga si nkola za nnono ez'okuwona oluvannyuma lw'okuzaala kwennyini. Enkola z’ennono ziyinza okuli eddagala ly’ekinnansi oba enkola ez’enjawulo.
3,498
Since this is my first pregnancy, I haven't had any prior health concerns related to pregnancy.
Okuva bwe kiri nti luno lwe lubuto lwange olusoose, sifunangako kintu kyonna kye nneeraliikiriza mu by’obulamu nga kikwata ku lubuto.
874
Yes, I always sleep well and feel supported by my husband and mother, which means a lot to me not all women have that priviledge.
Yee, bulijjo nneebaka bulungi era mpulira nga nyambiddwa omwami wange ne maama, ekitegeeza kinene gyendi si bakazi bonna nti balina enkizo eyo.
45
No, there are no cultural practices or beliefs that I follow.
Nedda, tewali nkola oba nzikiriza za buwangwa ze ngoberera.
3,147
No I have not experienced any chronic illnesses or conditions that might affect my pregnancy.
Nedda sifunangako bulwadde oba mbeera yonna etawona eyinza okukosa olubuto lwange.
1,728
Yes. Giving a postpartum mother a mealth sufficient of proteins, vegetables and soups. This includes porridge, meats, sugar. Other practicies include warm compress using banana leaves.
Yee. Okuwa nakawere emmere elimu ebirungo ebizimba omubiri ebimala, enva endiirwa ne ssupu. Kuno kw’ogatta omuceere, ennyama, ssukaali. Enkola endala mulimu okwenyigga ng’okozesa endaggala ezibuguma.
3,397
Yes, I regularly eat matooke, posho, greens, and other types of food, which helps me maintain a balanced diet.
Yee, bulijjo ndya amatooke, akawunga, enva endiirwa, n’ebika by’emmere ebirala, ekinnyamba okulya ebilungo byonna.
1,614
I am managing any common pregnancy symptoms such as nausea or back pain by consulting with the doctor if anything arises.
Nzikkakkanya obubonero bwonna obw’olubuto obutera okulabika ng’okuziyira oba okulumwa omugongo nga nneebuuza ku musawo singa wabaawo ekintu kyonna ekibaawo.
2,424
Yes I have been able to rest well and my husband is very supportive at home.
Yee nsobodde okuwummula obulungi era omwami wange annyamba nnyo awaka.
495
I mostly eat bananas (matooke) and posho, they’re common,affordable and available in our community.
Nsinga kulya amatooke na akawunga (posho), bya bulijjo, ku bbeeyi ensamusamu ate nga bisangibwa mu kitundu kyaffe.
7
I don't have access to piped clean water; instead, we fetch water from the well, which sometimes can be challenging.
Sirina mazzi mayonjo ga payipu; mu kifo ky’ekyo, tusena amazzi mu luzzi, oluusi ekiyinza okukusoomooza.
93
No I have not had any previous pregnancies before this current one.
Nedda sifunangako lubuto lwonna olw’emabega nga luno oluliwo kati terunnabaawo.
2,413
No, I have not had any previous pregnancies before this one.
Nedda, sifunangako lubuto lwonna ng'ojeeko lunno.
1,637
No, there is no known family history of genetic conditions or birth defects that I am aware of.
Nedda, tewali byafaayo bimanyiddwa eby’embeera z’obuzaale oba obulemu obuzaale bye mmanyi mu kika kyange.
1,146
No, I usually eat two meals a day.
Nedda, ntera okulya emmere emirundi ebiri olunaku.
1,336
Yes for fun I enjoy watching movies which helps me to relax.
Yes for fun nnyumirwa nnyo okulaba firimu ekinnyamba okuwummulamu.
2,757
No there aren't any cultural practices or beliefs that I follow.
Nedda tewali nkola oba enzikiriza ya buwangwa yonna gye ngoberera.
411
Yes I have been able to bond well with my baby and it makes me feel very good. This connection is a wonderful part of motherhood and I cherish the time we spend together.
Yee nsobodde okukwatagana obulungi ne bbebi wange era kinsanyusa nnyo. Akakwate kano kitundu ky'enjawulo mu buzadde era ebiseera bye tumala ffenna mbitwala nga bya muwendo.
3,204
I breastfeed my baby at least 9 times a day.
Nyonsa omwana wange waakiri emirundi 9 olunaku.
2,794
I breastfeed whenever my baby cries and she seems satisfied after feeding.
Nyonsa omwana wange buli lw’akaaba era ng’alabika okukutta ng’amaze okuyonka.
2,936
My daily activities include washing, as I believe cleanliness is important for good health.
Ebintu bye nkola buli lunaku mulimu okwoza, anti nzikiriza nti obuyonjo kikulu eri obulamu obulungi.
602
Yes, we have access to clean water.
Yee, tulisobola okufuna amazzi amayonjo.
693
There are no apparent signs of infection or fever in either myself or my baby. However I do have a one-day history of not being able to urinate which is a concern that I will monitor closely.
Tewali bubonero bulabika bulaga nti nnina yinfekisoni oba omusujja mu nze oba mu mwana wange. Wabula nnina ebyafaayo by’olunaku lumu eby’obutasobola kufulumya musulo ekintu ekinneeraliikiriza kye nja okulondoola ennyo.
3,243
Yes, I have been able to rest well, and I do have support from my family at home.
Yee, nsobodde okuwummula obulungi era nnina obuyambi okuva mu maka gange awaka.
2,458
No, I have not experienced any chronic illnesses or long-term conditions that I believe would affect my pregnancy.
Nedda, sifunangako bulwadde bwonna obutawona oba embeera eziwangaala ze ndowooza nti zandikosezza olubuto lwange.
2,649
Yes, I have been able to bond with my baby, and it feels good. This growing connection is a source of immense joy and strengthens the special relationship I am building with my child.
Yee, nsobodde okukwatagana n’omwana wange era mpulira bulungi. Akakwate kano akagenda keyongera kuleeta essanyu lingi era linyweza enkolagana ey’enjawulo gye nzimba n’omwana wange.
2,987
Yes, one cultural practice that I follow is seeking medical care when needed.
Yee, enkola emu ey’obuwangwa gye ngoberera kwe kunoonya obujjanjabi nga kyetaagisa.
321
I feel well about being a mother.
Mpulira bulungi olw’okuba maama.
1,745