Dataset Viewer
Auto-converted to Parquet Duplicate
luganda
stringlengths
10
1.71k
dataset
stringclasses
6 values
Okukola kino kyetagisa ebintu bino wammanga: - Ebyetagisibwa - Obumanyirivvu - Okweyongerayo n'okukeberebwa nokuwa amagezi abantu abagya okwekebeza omusaayi.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Okiraba nti, Ekyawandiikibwa kigamba "enku bbiri"?
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Ekyewuunyisa nze ntambula ne mu musana naye siddugala wadde okukyukako.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Abaami b’amasaza n’amagombolola wakati wa 1950 ne 1960 baafunanga emisaala, owessaza yafunanga 1400/- wabula abamu zikka oba okusingawo okusinziira ku bantu abaabeeranga mu kitundu ky’okulembera.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Agambye nti ebizimbe asobola okubikoleramu bizinensi endala naye ebyuma babigaanye.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Waaliwo omukisa gw’okukwata abatemu e Mpigi ku bikondo, abatemu we baalagirira taata abasangewo abawe ensimbi bamukwase muwala we.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
4 Atandika okumuyisa ng’omuntu w’awaka era tayagala ayisibwe mu ngeri ndala yonna.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Mwanje avunaaniddwa n'abavuzi ba pikipiki eza bodaboda 2 okubadde Buyondo Muhammad avugira e Nsangi, Abduwahab Ssendegeya avugira e Kyengera ne Muhammad Ssekandi omusuubuzi e Masanafu Kiggudu gye yattibwa.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
20 (Q)Ku buli nte ento ennume munaaleeterangako ekiweebwayo eky’emmere y’empeke ng’eweza kilo ssatu ez’obuwunga obulungi obutabuddwamu amafuta ag’omuzeeyituuni; ku ndiga ennume ento munaaleeterangako kilo bbiri; 21 ne ku buli emu ku baana b’endiga ennume omusanvu, kilo emu.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Kiggundu okulaba mukama waabwe oba Maama Fiina ne bahhaana nga bwe baagala nsooke mbabuulire kye njagala okubagamba ne mbivaako ne nzira awaka.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Henry Tumukunde balaze obutali bumativu olwe nsalawo y’omulamuzi Valerian Tumuhimbise okusalawo okusindika omuntu waabwe mu kkomera e Luzira kye bagamba nti kyabadde kikyamu, kubanga ne misango egy’amuguddwako gyabadde tegiriiyo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Bukedde Online - Kkooti egaanyi okuddamu okubala obululu bwa Kawempe SouthTuesday, December 20, 2016 Palamenti esiimye emirimu amakula Mathias Nsubuga gy'akoledde.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
122 Kati, nnamwandu oyo ekyo yakiwulira.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Abantu tebasaanidde kweraliikirira nti ekyatuuka e Kenya kiyinza okujja mu Uganda."
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Okuva omwaka oguwedde tubasaba ebiwandiiko kyokka tebabileeta ye nsonga lwaki twabiyingizaamu RDC wa Mukono Hajjat Fatuma ndisaba eyajja ne tumulaga buli kimu era n’ayimiriza byonna ebyali bikolebwa ku kibanja kino n’okutuusa kati.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
742 Ku makya ga leero waliwo omuvubuka omu eyambuuzizza ku bikwata ku birabo eby'omwoyo, ne ku kwogera mu nnimi.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Yagambye nti, lwe yeewambira mu Mabiri, yasooka kumutegeeza nti waliwo ebyali binaatera okufulumira mu mawulire era bw’abiraba teyeewuunya era ekyaddako kuwulira nti bba baali bamuwambye.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
- Waliwo abagula poloti nga balina essuubi ly’okugula baliraanwa kyokka olina okusooka okwebuuza okakase oba nga ddala batunda n’okumanya ekika ky’abantu b’oliraanye.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
39 (X)Bwe baava mu mazzi amangwago Omwoyo wa Mukama n’atwala Firipo, Omulaawe n’ataddayo kumulaba nate, naye n’atambula olugendo lwe ng’ajjudde essanyu.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ebibuuzo by’abayizi ebyakwatiddwa bigenda kwongera okwetegerezebwa nga banoonyereza ku bayizi era n’abayizi bajja kwenyonnyolako.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Kooti enkulu etaawulula enkayaana mu maka esazeewo nti eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu Stella Arach Amoko aziikibwe ku butaka gy’azaalwa mu district ye Nebbi.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ekitegeeza nti ekikunizo kiri (-3) eya kyesatuza (cubed).
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ian Kyeyune wabula kyewuunyisa okulaba nga nayo be bagisolooza ku 300/- okugigendamu!
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Obeera olina okwambala obuwale nga bwa ppamba ng ABANTU bangi bafuna okusiiyibwa kuno era nga kiva ku bintu bingi.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Abo abatalina buzibu okwolekebwa mulujjude ku mutimbagano gwaffe beebano wammanga.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
39 Naye n’abaddamu nti, “Omulembe omwonoonefu era omwenzi ogunoonya akabonero; temugenda kuweebwa kabonero okuggyako aka nnabbi Yona.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
N’EKITIIBWA YAKIFERA Deya abadde agamba abagoberezi be nti yaweebwa ekitiibwa kya Ssaabasumba mu Amerika mu 1992.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
19 N'okulumwa kumukangawula ku kitanda kye, N'okulwana okutamala mu magumba ge: 20 Obulamu bwe n'okutamwa ne butamwa emmere, N'emmeeme ye ekyokulya ekiyonjo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Tulowooza nti abavubuka mu nsangi zino be basinga obungi mu byalo .
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Nga oyinza okusubira nti ekitundu kyekubira "kukusala musango".
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Yakirowooza nti kyali kikolwa kya Katonda okusisinkana n'omukyala we ow'okubiri era teyaddayo mabega kujjukira nti Bayibuli ewakanya obwenzi.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ono ategerekeseko erya Abraham lyokka akola Diploma mu ssomo ly’okukanika emmotoka n’amasanyalaze, era nga addusiddwa mu ddwaliro nga eggalo ez’omukono gwe ogwa ddyo zonna zikutuseeko.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Kyokka olina okuba omwegendereza kuba waliwo abatunda ensigo ez’ebicupu
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ba namagoye abali eyo mu bikumi n’ebikumi bakungaanidde mu kibangirize kya Busoga Busoga square mu district y’eJinja okukuza olunaku lwaabwe n’okujjukiza abantu okukomya okubasosola.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
5 kubanga yateeka obulamu bwe mu mukono gwe n'akuba Omufirisuuti, Mukama n’akolera Isiraeri yenna obulokozi obukulu: wabulaba n'osanyuka: kale kiki ekikwagaza okwonoona omusaayi ogutaliiko musango, okutta Dawudi awatali nsonga?
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Joseph Kawuki yategeezezza nti nga Minisitule bakulondoola ettaka lyonna nga wadde batandikidde Kapeke naye bakutalaaga Obwakabaka bwonna okusobola okununula ettaka lino.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Eyapika amabeere gamufuukidde ekizibu Naye ssentebe!
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Museveni yasiimye bassentebe olw’okukolera awamu kuba “ebibuuka tebiragaanye bikubagana empawa”.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Engeri y'okutandikamu: Oluvannyuma lw'okwanjula mu ngeri ey'omukwano yogera ekintu nga: "Mbadde nsoma Kuraani era nsomye amazima ag'ekyewuunyo agatuwa essuubi ery'obulamu obutaggwaawo mu ggulu.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Okulonkoma nomusuwa omukulu kuleeta okukeendeza ku ntunnunsi mubitundu ebirinanye emikono n’okukeleya oba obutabaawo kubagana kwemissuwa.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ndi makanika mu Ndeeba.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Byandala olwayimbuddwa abawagizi be baasanyuse nga bamukulisa ekkomera ne bamutwala mu mmotoka ye ne boolekera e Luweero gye baakoledde akabaga okumukulisa Luzira.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Lumu nnali mpitaayita ne ngwa ku looya aba kkampuni eno gwe baali bampadde ng’ali mu kafubo ne looya wa Kintu.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Nambatya akulaga emmere eyamba ekibumba okwoza n’okulongoosa omubiri.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Abenganda zaffe n’emikwano okuva lwe baategedde nti tuzadde, baatandise okutulambula okuva nga tukyali mu ddwaaliro era n’awaka bajja.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ku kulwanyisa obwavu, ababaka basabye Kamalabyonna ababulire, Buganda we yimiridde nabaddamu nti essira lisinze kuteekebwa ku kuzzaawo obulimi bw’emmwaanyi n’ebitooke era emyaka etaano egijja atunulira okulaba ng’ebitundu ebisukka 80 ku 100 nga bali mu bulimi buno ate olunaku buli muntu okuyingiza waakiri 3,000/- oluna...
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Mu Kampeyini eno, abawanguzi b’emmotoka bavudde mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo omuli Lira, Kole, Kyenjojo, Rukungiri, Mbarara, Mubende, Jinja, Busia, Aleptong, Ibanda, Rubaga, Namugongo ne Masaka nga kuliko abakyala 9 n’abasajja 13.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Omupiira gwawedde ggoolo 1-1 nga Buddu y’ekulembedde ekibinjan’obubonero 5, Kabula yaakubiri ku 4, Kooki yaakusatu, Ssese yaakuna ne Mawogola n’ekoobera.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Tamanyi bazadde bennyini.
https://huggingface.co/datasets/Sunbird/salt/
Abasajja babiri bavuddeyo ku mukazi eyafiiridde...
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
matekea, mtaeeka, maeteka, mateek, mateekaa, msteeks, matteeka, mateekae, mateekai, mateekao
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Okutegeera obulungi ebikwata ku b'okolagana na bo waleme kubaawo kyekubiira 7.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Embeera eno ebadde ku kyalo Kitiko Birongo mu ggoombolola y’e Ndejje, Makindye Sebagabo mu disitulikiti y’e Wakiso.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Kino kiyamba enkoko okukula nga yamaanyi kuba efuna ebirungo n’ebiriisa omubiri gwayo bye gwetaaga okusinziira ku mutendera gw’okukula gw’eriko.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Kampuni ettaddewo ekkomo ku bagenyi abakkirizibwa okujja mu ofiisi eno.
https://huggingface.co/datasets/Sunbird/salt/
Alina omuwala gwe yagwako ekiyiifuyiifu mu kiro kya Ambiance ono nga takkiriza muwala mulala kusembera webali era bannyuka naye kyokka ng’ate yali yegwanyiza ne Stella.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Eraga era nti bano be basinga okusangibwa nga battiddwa oba nga basaddaakiddwa.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Bukedde Online - Omusika atututteko obugagga bwa kitaffe n’atulekera mpale na masaatiTuesday, December 13, 2016 Nzadde abaana 7 abalamu wadde nnina siriimuSsentebe yakoowa abakozi oba byanfuna.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
6 Bakomawo akawungeezi, bakaaba ng'embwa, Beetooloola ekibuga.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Nnalaba ng’okulinda kuyinza okunsubya olulenzi kwe kusalawo okugenda mu maaso.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Haji Moses Kigongo, amyuka ssentebe wa NRM mu ggwanga yategeezezza nti Nyakairima be bamu ku bavubuka abalungi be baali nabo mu nsiko era n'alwana okutereeza eggwanga.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Abamu babadde batindigga eng'endo empanvu ekyongedde okugootaanya ensoma y'abaana.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Omulangira Daudi Kintu Wasajja, nga nnyina ye Winifred Keihangwe.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Mpozi ebiswa bino bizibu nnyo ku banga bikuuma enkuyege enkuyege zino bye biwuka ebikyasinze okusumbuwa omulimi kubanga zirya buli kirime na daala ebyo ebirina obutititi nga kasooli, muwogo nebirala.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ebibinja bino bikola ku kunyweza ekibanja kyaffe n`abakozesa, okukakasa nti batuukiriza eby`amateeka n`okukola okwekenneenya etterekero ly`obuguzi ery`omutindo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Mu kwogerakwe oluvanyuma lw’okulondebwa Ssabalabirizi Kazimba agambye nti mu kiseera kye nga ye Ssabalabirizi essira agenda nnyo kuliteeka ku bumu mu Kkanisa ya Uganda saako n’okugatta abakulisitaayo olw’enkulakulana.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
“Emmeemekatale bw’ogamba nti mubeere naye tekirina buzibu osanga yandikyusa mu mpisa tomanya”.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Enkiriziganya ndagaano ey'awamu.
https://huggingface.co/datasets/Sunbird/salt/
Naawe omukazi agamba nti balo tayaka, genderera engeri gy’omukwatamu, wandiba ng’okaka mukake ky’ava atuusa oluwalo.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Yalondebwa ku tikiti ya NRM.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Abatuuze baabadde bangi ku kkooti e Mpigi, oluvannyuma lw’okufuna amawulire nga kkooti bwe yabadde egenda okuyimbula Yiga.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ssaabadinkoni alabudde abakazi abaawambye ekituuti Ssaabadinkoni w’e Kamuli, Ven Rev.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ekyo kisaanidde okuleetera abagoberezi be okwoleka okwagala ng’okwo buli omu eri munne.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Bukedde Online - Wagala obwongo 165Saturday, December 24, 2016 Mutabani’ wa Chamilli yeekoze obusolo n’omuwala ku kabagaOno owa bodaboda yeerabidde omugaso gwa ‘side mirror’!
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Kigambibwa nti ababaka bano bebaaluka olukwe lw’okukozesa ebijambiya okutematema abantu mu district ye Masaka ne Lwengo mu mwaka gwa 2021,abasoba mu 30 baafa n’abalala nebasigala n’ebisago.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
14 tulisobya nate amateeka go ne tuba bakoddomi b'amawanga agakola eby'emizizo?
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Aba n'ebiti ekkumi n'ebibiri aba agobeddwa `akagoba' kamu.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Olwavudde mu Hummer ye n’alagira abaabaddewo bonna balinnye emmeeri bagende balye ku ssente ng’empewo bwe zibafuuwako.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Abapoliisi nga bayamba omuzinyi okuwalampa olukomera adde ku siteegi.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ekifo kya Dayirekita wa KCCA kyatondebwawo etteeka lya KCCA Act 2010 era Musisi ye yasoose mu kifo ekyo era azze afuna okusoomoozebwa mu bintu eby’enjawulo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Kati nnanyini mayumba angobamu simanyi waakudda kuba n'ekyokulya okukifuna lutalo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ddereeva wa sipensulo eyapangisiddwa mu Kampala..
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Okubalukawo kwa SARS-CoV-2 mu masekkati ga China ku nkomerero ya 2019 kakomezzaawo obuwuka bwa CoVs mu ddiiro era ne katwewuunyisa n’engeri gye kasiigibwa ku misinde emingi so nga tekalwaza nnyo bw’okageraageranya ne kannaako ka SARS-CoV.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUSAALIRA OMUFU OBUKULU BWOKUMUSAALIRA, NENGERI GYASAALIRWAMU.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ebyapa by’ettaka erimu e Wakiso era byasangiddwa nga biri mu mannya ga bapunta b’ettaka abaakwasibwa omulimu gw’okukola ku by’ekyapa.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Wano yafukamidde n’agimwambaza olwo enduulu n’evuga era olw’essanyu, Titie yatulise n’akaaba.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
OBUBAKA (WAHYI) MBU OBWASSIBWA KU MIRZA GHULAM Mu kiseera kino Mirza yakalambira era n'atandika n'okwogera nga tewali na kwemotyamotya n'alangilira nti atandise okussibwako obubaka okuva ewa Katonda.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Emery agamba nti mu bazannyi bonna b'azze alondoola, Ever Banega y'asinga okumuba ku mwoyo kuba yali muzannyi mulungi bwe yali akyamutendeka mu Sevilla.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ayagala okusoma, amanyi ky’ayagala ate yeebuuza,” Mugoya bwe yagambye.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ayongerako nti bano babadde tebalina lutalo lwonna nga bakolagana bulungi nga ne ku Ssande engoye baazooza bombi ekiraga nti babadde n'enkolagana.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Bukedde Online - Kabaka akomyewo okuva e KenyaWednesday, December 21, 2016 Kino kye kiseera ky’okulunga omukwano gwammwe gunogeObukodyo obunaayamba omusajja ow’ensonyi okufuna omubeeziGavt.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Enva zino ziyamba okuyingiza ssente eza buli kiseera."
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ssinga wabeerawo ensonga bbiri oba okusingawo ezirabika okuba nga zisukkulumyemu mu kitundu kye wekeneenya, tokozesa njiri emu yokka okwogera ku nsonga ezo.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
3 Mukama n'ayogera nti Ng'omuddu wange Isaaya bwe yatambulira emyaka esatu obwereere nga talina na ngatto okuba akabonero n'ekyewuunyo ku Misiri ne ku Kuusi;
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Ebintu ebimu mubirekere abo ab’obusa abatalina abuuza ku lw’obulungi bw’amaka gammwe.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
Otafiire eyali tasalikako musale yalangirira Mbabazi mu lujjudde nti ssente ze yawa abantu zaali tezimala.
https://huggingface.co/datasets/masakhane/mafand
‘‘Nange nkolera wamu nabo era bwe tunaalaba nti embeera yeetaagisa okumutwala tugenda kumukkiriza naye ekiseera kino tukyamusobola,” Byarugaba bwe yagambye.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Mu Lukka 9:58 Yesu yagamba nti, "Omwana w'Omuntu teyajja kuzikiriza bulamu bw'abantu, wabula okubalokola" (laba ne Lukka 19:9-10).
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/finepdfs
Twandika okubeera n’omuvubuka ono mu maka gange e Mutungo era nga mweyitira lya muko nga n’abaana awaka bamuyita kojja.
https://huggingface.co/datasets/HuggingFaceFW/fineweb-2
Ab'e Mawokota nga beetegekera fayinolo y'ekigwo Ggumbya.
https://huggingface.co/datasets/cis-lmu/GlotCC-V1
End of preview. Expand in Data Studio

Luganda Sentences Corpus

A cleaned corpus of Luganda sentences extracted from various publicly available text dumps and corpora.

Motivation

Publicly available text dumps can contain text from languages other than the language they are intended to represent. This can introduce unwanted language contamination into downstream NLP models, even when the original dumps have already undergone cleaning.

This corpus focuses on reducing that contamination by filtering the collected text for Luganda. Sentences identified as belonging to another language were removed using lingua-language-detector.

During the cleaning process, paragraphs were also split into individual sentences using a Luganda Punkt tokenizer. Therefore, this dataset consists of sentences rather than paragraphs or full documents.

Data Sources

The corpus was constructed from multiple publicly available text dumps and corpora, including sources such as:

  • Wikipedia - LICENSE
  • cis-lmu/GlotCC-V1
  • cis-lmu/Glot500
  • HuggingFaceFW/fineweb-2 - LICENSE

The sentences originate from these source materials and were not generated synthetically.

No synthetic data is included in this dataset.

Processing

The cleaning pipeline included:

  1. Collecting Luganda text from publicly available dumps and corpora.
  2. Performing initial text cleaning and normalization.
  3. Splitting paragraphs into individual sentences using a Luganda Punkt tokenizer.
  4. Detecting the language of each sentence using lingua-language-detector.
  5. Removing sentences detected as belonging to languages other than Luganda.
  6. Retaining the resulting Luganda sentence-level corpus.

The language filtering step is intended to reduce multilingual contamination that can otherwise propagate into models trained on low-resource language corpora.

Intended Uses

The corpus can be used for:

  • Training Luganda embedding models
  • Semantic similarity and retrieval datasets
  • Constructing grammar-correction datasets
  • Training or adapting Luganda language models
  • Language identification research
  • Corpus and linguistic analysis
  • Creating downstream Luganda NLP datasets
  • Other sentence-level NLP tasks

Because the data is provided at sentence level, it can also serve as a base corpus for constructing specialized datasets for downstream tasks.

Data Characteristics

  • Language: Luganda (lg)
  • Unit: Sentence
  • Data type: Naturally occurring text
  • Synthetic data: None
  • Language filtering: lingua-language-detector
  • Sentence segmentation: Luganda Punkt tokenizer
  • Sources: Multiple publicly available text dumps and corpora

Maintenance

This dataset is released and maintained by SAGE POND as part of ongoing work to improve the availability and quality of resources for Luganda NLP.

The corpus may be updated as additional source material is processed and further cleaning and auditing are performed.

Citation

If you use this dataset in research or applications, please cite SAGE POND:

@dataset{sagepond_luganda_sentences,
  author       = {{SAGE POND}},
  title        = {Luganda Sentences Corpus},
  year         = {2026},
  publisher    = {Hugging Face},
  note         = {Cleaned Luganda sentence corpus extracted from publicly available text dumps and filtered for language contamination}
}

License

The licensing and redistribution conditions of the resulting corpus depend on the licenses and terms of the original source materials from which the sentences were collected.

Users should review the licensing requirements of the respective source datasets and attribute the original sources where required before redistributing derived material.

Downloads last month
252

Models trained or fine-tuned on sagepond/luganda